News
Yoweri Museveni alabudde abakozi "abakongoola" ku mirimu
5+ hour, 52+ min ago (124+ words) Omukulembeze w'eggwanga Yoweri Kaguta Museveni ayongedde nakikkaatiriza nti ekisanja kino ssiwakuttira mukulembeze yenna atalondoole nteekateeka za gavumenti kuliiso nga n'aboludda oluvuganya mwabatwalidde. Agambye nti ku mulundi guno wakubeera mukambwe ku bakulembeze ekika kino era nebwekiba kyetaagisa kweyambisa mateeka waakukikola nga…...
OLUGUUDO LW'E NAKAWUKA: Abalukozesa baagala gav't eyanguye okukulola
2+ day, 5+ hour ago (81+ words) NTV Uganda Abakozesa oluguudo lwa Nakawuka basabye Gavumenti eyanguyirizeeko omulimu gw'okulukola. Mu kiseera kino waliwo ebitundu ku luguudo luno ebiggaddwa ekyongedde okukalubya ebyentambula kubanga mmotoka zirina okwetoloola. Bbo abakolera ku luguudo luno naddala mu bitundu awaggaddwa nabo kati ge bakaaba…...
Sydney Gongodyo aziikiddwa: Aba bodaboda mu Kampala baweze okuwenja bannaabwe abaamukuba
2+ day, 5+ hour ago (88+ words) NTV Uganda Abagoba ba Bodaboda mu Kampala beweze nga bwebagenda okuyigga banaabwe abalabwako mu butambi nga batemula omuzannyi wa Rugby Sydney Gongodyo. Bano balumiriza nti ebikolwa nga bino ebikolebwa banaabwe bitattana ekifaananyi kyabwe so nga balina amateeka agabatwala ne bwekituuka…...
INNOVATION NATION: Taza-Fasi uses VR to transform architecture in Uganda
2+ day, 19+ hour ago (37+ words) NTV Uganda Leave a Review Cancel reply Save my name, email, and website in this browser for the next time I comment. You May also Like...
OKUTAASA ENTOBAZI: NEMA ekyagenda mu maaso n'ebikwekweto
1+ week, 5+ hour ago (154+ words) Abantu abasendebwa ekitongole ki NEMA olw'okusenga mu Ntobazi ssi bamativu n'engeri ekikwekweto kino gye kikolebwamu nga balumiriza nti tewali bwenkanya. Abasendebwa balumiriza nti NEMA esosola mu mayumba g'eggyawo nga waliwo ebizimbe by'ebuusa amaaso, nga bino byonna biringa ebigenderera okukwasa abaavu…...
OKULONDA KWA 2026: Akakiiko K'ebyokulonda kakyaliko ebibuuzo
1+ week, 5+ hour ago (148+ words) Abalamuzi ba Kkooti ejulirwamu batadde abakulu mu kakiiko kebyokulonda ku ninga banyonyole engeri akalulu ka 2026 gyekategekebwamu. Abalamuzi bano okusinga babade baagala kumanya lwaki obuuma obwalina okukola mu kulonda bwagaana okukola, lwaki ebyasinzirwako okulangirira akalulu komukulembeze we ggwanga nakati tebiri ku…...
EBYOGEDDWA MUSEVENI: Buli mubaka wa Palamenti abyogerako bubwe
1+ week, 5+ hour ago (49+ words) NTV Uganda Oluvannyuma lw'okwogera kw'omukulembeze w'eggwanga, ababaka ba palamenti baliko bye boogedde era katubirabe. Leave a Review Cancel reply Save my name, email, and website in this browser for the next time I comment. You May also Like...
OKWOGERA KWA MUSEVENI: Biibino ebikulu by'abuusizza amaaso
1+ week, 5+ hour ago (51+ words) NTV Uganda Kaakati katulabe ate ebimu ku bibadde bisuubirwa okulabikira mu bigambo by'omukulembeze w'eggwanga wabula n'abyebalama. Leave a Review Cancel reply Save my name, email, and website in this browser for the next time I comment. You May also Like...
YOGERA NAFFE: Bannansi e Namanve batuusa ebibaluma butereevu
1+ week, 5+ hour ago (34+ words) NTV Uganda Leave a Review Cancel reply Save my name, email, and website in this browser for the next time I comment. You May also Like...
OKWOGERAKO ERI EGGWANGA: Museveni agamba ekibatwala e Buwarabu kunyooma mirimu
1+ week, 5+ hour ago (97+ words) NTV Uganda Pulezidenti Museveni olwaleero azeemu okukaatirizza ebigambo bye eri ababaka ba apalamenti nti ekisanja kino teri kwebaka, era teri mukulemeze oba mukozi wa gavumenti agenda kukwatibwa na kisa kasita yenyigira mu buli bwenguzi. Museveni bino abyogedde bwabadde akubira bannayuganda…...